Akawungeezi смотреть последние обновления за сегодня на .
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Poliisi etegezeeza nga abantu abaakwatidwa olunaku lw’egulo nga bekalakasa olw'amabaati ge Karamoja agagambibwa okuba nga gaatwalibwa abakungu ba gavumenti bwebagenda okuggulwako gy'okulumya owa Poliisi saako okukuma mu bantu omuliro. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abetegereza entambula y’omusango oba ba aseesa ba kkooti abali mu kulolondoola n’okwetegereza omusango gw’okuttibwa kweyali omusirikale wa Poliisi Mohammed Kirumira bawadde amagezi omulamuzi ali mu mitambo gy’omusango guno okuyimbula Abubaker Kalungi ateeberezebwa okubaako nekyamanyi ku ttemu lino. Wabula kitegerekeke nti okuwabula kwabano tekimukakatako kukutwala . Okusala omusango guno kwakubaawo nga 24 ogujja ogwa April omwaka. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Ekleziya Katolika mu Uganda erowooza nti abantu abenyigira mu muze gwebisiiyaga basaana bajjanjabwe obwongo . Ssaabassumba w'essaza ekkulu erya Kampala Paul ssemogerere agamba nti omuntu watuuka okusikirizibw a mu kikolwa kino abaako ekitali kituufu. Olwaleero ekeleziya ebadde ekuz emyak kkumi bukya paapa Francis atuuzibwa ku bukulu buno wabula nga aze eyogear ebigambo ku nsonga z'obul bwebisiyaga mu ntaputa ye nga omuntu. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Oludda oluwabi nolwlaeero luwakanyiza ekya kkooti y'amagye okukiriza abawagizi ba NUP okweyimirirwa. Bano bavunaanibwa emisango egyekuusa kusangibwa n’ebintu ebitwalibwa nti byamajje. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Compriyam Kasolo, omu ku bavunaanibwa mu musango gw’okutta Maria Naggirinya ne Ronald Kitayimbwa alemesezza omu ku bajjulizi abaleeteddwa okubaako kyategeeza kkooti. Kasolo nga yeeyewolereza mu musango guno agamba nti abadde alina okusooka okuweebwa obujjulizi buno abusome olwo bulyoke bumuweebweko. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Ababaka ba palamenti abava mu NRM baakuddamu okusisinkana olunaku lw'enkya oluvannyuma lw'ebbanga kumpi lya mwaka mulamba okuva lwe baasemba okusisinkana Ensisinkano eno eggyidde mukiseera nga waliwo ababaka ne ba minisita abava mu kibiina kino abali mu kunoonyerezebwako olw’okwegabanya amabaati g'abantu b’e Karamoja Mu nsisinkano y'ababaka ba NRM eyasembayo baasimbira ekkuuli endagaano y'okutunda n'okugula emmwanya za Uganda Gavumenti gye yali ekoze ne musiga nsimbi Enrica Pinneti Twogeddeko n'abamu ku babaka ne batubuulira bye baagala bisiibweko essira mu nsisinkano eno. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Liigi y'eggwanga ey'omupiira gw'ebigere, Uganda Premier League eddamu okutojjera olunaku lwenkya era nga ttiimu ya BUL FC egenda kukyaza Gaddafi FC ku FUFA Technical Centre e Njeru.Bul ejja mu mupiira guno nga beewala okukubwa omupiira ogw'okubiri ogw'omuddiringanwa mu liigi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Omusajja eyabula ku b’engandaze nga wa myaka essatu gyokka, amaze naddamu okubasisinkana nga wayiseewo emyaka 20. Bino bibadde mu disitulikiti y’e Busia era nga ono bamwanirizza mu ssanyu ssaako okwebaza omutonzi olw’okumukuuma ebbanga eryo lyonna nga mulamu.Joven Waswa eyali atambudde ne nnyina nga baliko abenganda be bagenza okukyalira mu Kibuga Nairobbi yabula ku nnyina mu mwaka gwa 2003. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
#NTVNews #NTVTonight #NTVWeekendEdition Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Connect with us on Messenger via m.me/NTVUganda
Wabaddewo ettemu mu kabuga k’e Moroto mu kitundu ky’e Karamoja, abasajja abalowoozebwa okuba abanyazi b’ente bwe bakubye omugoba wa bodaboda amasasi agamujje mu budde.Okusinsiira ku poliisi, abatemu babadde baliko ente ze bazze okunyaga wabula nebenkengera Job Opio abadde ku ppikippiki ye mu kitundu ekyo, era kwekumukuba amasasi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abebyokwerinda mu disitulikiti y’e Mukono balabudde ab'addukanya amassomero ku kyokutereka ensimbi enyingi ekiviiriddeko ababbi okugalumbagnga entakera n’okutuuka okukola ettemu ku basomesa n'abakuumiWabaddewo olukiiko lw’abebyokwerinda n’abamassomero mu bitundu bye Mukono okusalira embeera y'okulumba amasomero amagezi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Olugendo lwa mukozi munaffe Edward Muhumuza olw’okunsi lutuuse ku nkomerero olunaku lwa leero bw’azikiiddwa ku bigya bya ba jiajjaabe ku kyalo Kanyinya mu district ey’e Kyegegwa.Abantu abali eyo mu bikini n’ebikumi beetabye mu kuziika kuno omubadde abakozi ba kampuni ya Nation Media, bannamawulire abalala Beppo n’abakungu okuva mu gavumenti. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Ssaabaminisita Robina Nabbanja ne Sipiika wa palamenti basuubirwa okulabikako eri akakiiko ka palamenti akalondoola ensonga z'obwa pulezidenti akali mu kunoonyereza ku nsonga z'okwegabanya amabaati g'e KaramojaAkakiiko Kano kasuubira okukomekkereza okunoonyereza kwako wiiki eno oluvannyuma lw’okumala wiiki ewedde nga katalaaga ebitundu bya Karamoja okwongera okubaako bye kazuula ku by'amabaati n'embuzi ebyalina okuweebwa abantu b’e Karamoja. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Poliisi eriko abavubuka 10 beekutte ng'ebalanga kwekalakaasa mu ngeri emenya amateekaBano babadde bawakanya eky’abanene mu gavumenti naddala ba minista okwezza amabaati g’abantu b’e Karamoja.Abavubuka bano babadde batambula mu kibuga nga beetisse amabaati ku mitwe nga babadde bagoolekeza mu yafeesi ya Kaliisoliiso wa gavumenti okulaga obutali bumativu bwabwe. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abakozesa abatannawandiisa bakozi baabwe okubasasulira omutemwa gwabwe eri ekittavu ky’abakozi ki NSSF baweereddwa omwezi gumu okuva kati okukikola oba ssi kyo baakusasula engassi ya bitundu 10% ku nsimbi zebalina okusasula.Akulira NSSF ow’ekiseera Patrick Ayota agamba kino kigendereddwamu kuteekesa mu nkola ennongosereza mu tteeka lya NSSF eppya eriragira buli mukozesa okusasulira abakozi ensimbi eri NSSF awatali kwesigama ku namba y'abakozi abali mu kampuni. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Nnaabagereka Sylvia Nagginda Luswata atongoza akatabo ke kamaze emyaka etaano nga akawandiika. Akatabo katongozebwa ku sheraton Hotel mu Kampala.Aboogezi abenjawulo akatabo ka Nnaabagereka bakogedeko nga akagenda okuyamba abaana abato okukula nga balina byebalubirira okutuuka. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abatwala Seminaaliyo ya St. Mary’s e Fort Portal batandise kaweefube w’okusonda ensimbi z’okutandikawo pulojekiti ezigenda okuvujjigira emirimu gyabwe. Okusinziira ku Fr. Emmanuel Kakaaga Byaruhanga Seminaaliyo eno erina obwetaavu bwamaanyi naddala obw’okuddaabiriza ebizimbe ssaako n’okusasula abasomesa wabula ng'ensimbi zebabadde bafuna okuva mu bagabi b'obuyambi zikendedde. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
N’olwaleero Poliisi egobaganye n'abawagizi ba Raila Odinga abeesoma nti baakwekalakaasa nga buli mande okuwakanya embeera y'ebyenfuna mu ggwanga lyabwe.Nga ku mulundi ogwasooka okwekalakaasa kuno kusannyalazza emirimu mu bitundu eby’enjawulo. Tukitegedde nti waliwo bannamawulire abalumiziddwa nga poliisi ekola kyonna ekisoboka okukakkanya abeekalakaasi. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abantu bana abavunaanibwa n’ababaka Muhammad Ssegirinya owa Kawempe North ne Allan ssewanyana owa Makindye West beemulugunyizza eri kkooti ewozesa egya nnaggomola olw’okukandaaliriza okuwulira emisango egibavunaanibwa sso nga bamaze ebbanga ddene mu kkomera. Bano okwemulugunya kiddiridde balooya b'ababaka okusaba kkooti egire ng'eyimiriza eby'okuwulira emisango gyabwe okutuusa nga kkooti etaputa ssemateeka ewulidde okusaba kwabwe ku ky'abantu baabwe okuwozesebwa mu kkooti bbiri ku misango gyegimu mpozi n'ebyokutulugunyizibwa. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Amyuka aduumira poliisi mu ggwanga Geoffrey Tumusiime Katsigazi alabudde abantu abakozi b'efujjo abalowooza nti basobola okwanganga poliisi okugisinza amaanyi ng'agamba nti bajje nga beetegese.Ono okwogera bino abadde ku mukolo abasirikale okuva mu bitongole bya poliisi okuli Counter terrorism ne field force unit kwebooleserezza obukodyo bwokwangana omulabe yenna aba abatambadde. Bino bibadde Kigo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Oluvannyuma lw'etteeka ku buli bw'ebisiyaga okuyita. Abakulembeze ba NRM basabye amakanda gaddemu okusimbibwa ku nsonga y'amabaati.Mbu bano ku byalo eyo tebakyayala nga baagala buli eyali mu nsonga eno asibwe akandooya.Ba kansala b'e Nabweru ennaku zino Duwa bazilombera ku nguudo mbi, nga basaba Allah akoleyo ekyamagero oba oli bukye nga zeekoze zokka. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Kikyali kizibu eri Bannamawulire n'abantu abenjawulo Edward Muhumuza b'abadde awangaaliramu, okukkiriza nti ddala ono kati y'embuyaga ezikunta. Bano Muhumuza bamujjukira okuba omusajja abadde ayagala ennyo omulimu gwe, era akolagano obulungi na bulli muntu. Mikwano gye gigamba nti wakati mu kwagala omulimu gwe ate abadde atera okusaaga kale nga kijja kuba kizibu okumwerabira. Muhumuza yakolerako ekitongole ky’amawulire ekya Vision group ku mukutu gwa Urban TV gyevava okwegatta ku NTV. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Mukozi munnaffe Edward Muhumuza afiiridde mu Kabenje ku luguudo lwa Entebbe Expressway ku makya ga leero ngayolekera Yunivaasite y'e Nkumba gyabadde asomera. Ekiwandiiko ekifulumiziddwa Poliisi kiraganti ono mmotoka mwabadde emulemeredde mu kitundu ekiyitibwa Mpala ku luguudo luno olwo neyeefula emirundi egiwera. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Buubuno obumu ku butambi bwa Edward Muhumuza ng'akola emirimu gye egy'okusaka amawulire. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Members of Parliament Muhammad Ssegirinya and Allan Ssewanyana have said their release from prison was a result of multiple legal and court procedures and no deal was reached between the government and top National Unity Platform party leaders as alleged. The MPs, arrested on charges of murder and terrorism related to a spate of killings in the Greater Masaka sub-region, were released from jail in February, after spending nearly one and a half years on remand. They spoke to journalists in Kampala at their first press conference since their release. #NTVNews #NTVTonight #NTVWeekendEdition Subscribe to Our Channel For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Connect with us on Messenger via m.me/NTVUganda
Eggulo twakulaze ng'ekitongole ky'ebyomunsiko ki Uganda wildlife Authority bwe kyatandise ku nteekateeka y'okusengula engabi eziwera bikumi bibiri okuzitwala mu kkuumiro lya Kidepo Valley National Park Kyokka omulimu guno simwangu era nga gulimu emitendera egyenjawulo wabula ng'oguliko ensitaano gwe gw'okukwata engabi zino okuzitikka ku mmotoka zisobole okutambuzibwa okutuusibwa gyeziraga Omusasi waffe yabaddewo ng'abakuumi b'ebisolo bagezaako okukwata engabi 33 ezaasoose okutwalibwa mu kkuumiro lye Kidepo. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Eyakuliddemu okuleeta ebbago ku kulwanysia ebisiyaga nga ye mubaka wa Munisipaali ye Bugiri Asuman Basaalirwa agamba nti mwetegefu okulwanirira ebbago lino wadde nga waliwo bekitaayisizza bulungi.Basalirwa bino abyogeredde Makerere awatendekerwa bannamatteeka mu kukubaganya ebirowoozo okubaddewo .Kuno kwetabiddwamu ne Dr Adrina Jjuko akubye ebituli mu bimu ku biri mu bbago lino. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
#NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Minisita w'ebyamatteeka Nobert Mao asambaze ebigambibwa nti Uganda eyigganya abali bebisiyaga. Mao agambye nti olukiiko lw'aba Minista oba Cabinate luliko ekiwandiiko kyelugenda okufulumya okunnyonnyola gavumenti weyimiridde ku nsonga eno , okuyamba abo abatandise okwekweeka n'okwetonda olw'ebbago eryayisiddwa.Ye sipiika Anita Among ategeezezza nga bweyafuna okutiisibwatiisibwa okwamanyi ku lunaku ebbago lwelyayisibwa . Bino bano babyogeredde mu kusabira omwoyo gw'omugenzi Jacob Oulanyah eyali sipiika wa Palamenti. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Kitegeerekese nti wiiki eno ebitongole bya gavumenti okuli akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka ga Pulezidenti wamu n’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku misango ki C.I.D lwe bijja okukomekereza okunonyereza ku kubulankanya amabaati agaalina okuweebwa abantu b’e Karamoja. Mu nteekateeka eno Poliisi yakwongera okuggya sitaatimenti ku baminisita abaanokolwayo mu by'okwegabanya amabaati. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Wabaddewo akasattiro mu kitundu ky’e Katooke mu Kireka mu ggombolola y’e Kira mu district y’e Wakiso, nga amagye gagobagana n’abatuuze abagambibwa okuba nga beesenza ku ttaka ly’ekisaawe kye Namboole.Abantu babiri bakubiddwa amasasi mu kavuvungano kano era ennyumba z'abatuuze nezimenyebwa. Kyokka amagye galumiriza nti abantu bebagatanudde bwebalumbye abazimbi baabwe n’ebissi nga amajambiya n’emiggo. Wiiki ewedde, waliwo akibinja ky’abavubuka era abaalumba abantu bano nebamenya amayumba gaabwe kyokka abatuuze babasinza amaanyi abamu nebabakuba mizibu. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Ekitongole ekisengeka eby’ensoma mu gwanga ki National Curriculum Development Center kyanjudde mu butongole enkyukakyuka ze kyagala zikolebwa mu by’ensoma by’abayizi ku mutendera gwa A’level oba Upper Secondary.Mu zimu ku nkyukakyuka zinno mwe muli abayizi ku mutendera guno okusoma wakati w’emyaka 2 kw’ettaano saako n’abayizi okusoma amasomo asattu gokka.Kunno bagya kwongerezaako essomo limu ery’emikono. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza ebisookerwako Dr. Joyce Moriku Kaducu aliko ekisulo ky’abayizi abalenzi kyaggadde ku ssomero lya Mubende Public Model Primary school nga kigambibwa nti abadde omukuumi waakyo abadde akozesa abayizi mu bikolwa by'ebisiyaga. Kino kidiridde abamu ku bazadde okuvaayo ne balumiriza omukozi ku omukuumi ono oba Waden okukabasanya abayizi mu kisulo kino ng’ono olwagombedwamu obwala nakkiriza nti ddala abayizi abadde abasiyaga. Minisita Kaducu agamba nti n'ekisulo lino kibaddewo mu bumenyi bw'amateeka. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abazigu abatannategeerekeka balumbye amasomero 2 mu district ye Mukono nebatta omusomesa wamu n’okulumya asikaali ku ssomero St. Andrew Kaggwa Secondary School erisangibwa ku kyalo Kabimbiri. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emirinaano Patrick Onyango akakasiza okutibwa kwomusomesa Joseph Mmiiro. Ate e kassanda abazigu batemyetemye abantu ebijambiya nga. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Tiimu ya BUL FC ne Gadafi zigabanye obubonero mu mupiira gwa liigi y'eggwanga ogumu ogwoka oguzanyiddwa olwaleero e Njeru ku kisawe kya FUFA. Kino kidiridde ttiiimu zino okugwa maliri nga teri alabye katimba kamune kirese tiimu zino zombi ezisibuka mu kibuga ky'ejinja nga teziwedde gayangano. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍
Abayizi 310 ku ssomero lya Kiwango UMEA mu gombolola y’e Goma e Mukono bayise ku lugwaanyu kibuyaga owamaanyi bwa bambudde obusolya ku bibiina mwe babadde basomera.Enkuba eyamaanyi eyatonnye olunaku lw'eggulo yabambudde amabaati ku bizimbe bisattu mu ssomero linno era abayizi babiri baakoseddwa mu njega eno.Wadde tewali yafiiriddwa bulamu bwe, abakulu b’essomero kati bali mu kkatu k’okuzaawo ebintu by’abayizi n’ebye ssomero ebyayonoonedwa . #NTVNews #Akawungeezi For more news visit 🤍 Follow us on Twitter 🤍 Like our Facebook page 🤍